Search Any Song, Video, Artist in the Box Below
BIBLE LYRICS
Intro: Bible is life and is a way to Almighty so
Jah bless me Tuff.
Chorus: This Bible is my everything, this Bible
is my everything, eno bible yekyange
kyona, eno bible yekyange kyona*2
Verse.1: Genda kwewayo ng'abajulizi,
( banjokye )
nyikire Bible nze njikenkuke,
Obulamu bwensi eno bwo tebukoma,
( tebukoma )
kyova olaba mukwano gwo naye
akukijanya, noyo bwemwaliyonka
yenyini akwefulira, (akwefulira)
Yi....naye akwefulira
Bwolyesiga eyo bible walayi teyiwa,
nga nebigambo byayo nno tebirikyusibwa,
Nkwasa obulamu bwange mukama
nkulembera, mpaka bwendikyatula
nti nze nfunye obuwanguzi.
Chorus:
Verse 2: Now Bible is my casual gown,
( ma casual gown) I don't worry if I read a Bible,
This Bible is a real phone to God,
if I read it mean him a call (mean him a call )
Bible bwenjisoma abanyanukula
( anyanukula...)
n'abalabe bange bonna mbawangula.
Chorus:
Verse 3: Abasomi b'ebitabo mbegomba
kyokituufu nga Paapa mwegomba, Nga serabidde n'abasumba
mbegomba, Reverand oba Father
mbegomba, wama mwakenkuka
ebitabo mwasukka,
Nabuli akinyikira enyo ojakuba mutukuvu.
Chorus:
Outro: World blessing is ever wanted, but a formed tool to overcome challenges
just read a Bible Tuff.