Search Any Song, Video, Artist in the Box Below
Listen and Download the Audio Here >>> https://demagospel.com/song/1457/olunakuluno
Olunaku Luno Lyrics - Silver Kyagulanyi
Verse 1
Oyo gwenjogelako mukama Ebyange byonnna abimanyi
Abalunji n’ababi abalaba
N’abalabe bange nabo abalaba
Yeyatonda byonna yabifuga
Kabube obulamu yabupima
Yalukeseza neluno
Kuba asiimye mbeere omulamu
Ooh Mukama onkumye nnyo Mukama
Naluno olukedde olunaku
Lube nga lwadembe lamula
Chorus
Olunaku luno oo Ndutade mu mikono gyo mukama
Nsaba olungamye amakubo Mukama leero onkulembele
Sumulula omukisa gube Nange
Ne bemanja bansasule
Nange nsaba ompe amagezi
Sulemani gewamuwa
Verse 2
Buli kyenkwatako mukama Mp’omukisa nkiganyulwe
N’ebiseera byemala ngankola
Nyamba nsobole okufuna
Emitego gyasitani enkumu Gyonna gimbuuse
Obukumi ku bulamu bwange Ne ku bintu byange mukama bumpe
Obukumi kumaka gange ne kubazadde bange bumpe
Obukumi ku mikwano gyange n,emilimu Mukama Bumpe
Chorus
Olunaku luno oo Ndutade mu mikono gyo mukama
Nsaba olungamye amakubo Mukama leero onkulembele
Sumulula omukisa gube Nange
Ne bemanja bansasule
Nange nsaba ompe amagezi
Sulemani gewamuwa
Verse 3
Nsazaamu Ebisulo Bwebiba Ebikyaamu
Emizimu Gy’abo Abaafa, Nagyo Ngisazaamu
Nsazaamu Ebikolimo N’eddogo, Nsazaamu Ebisulo
Nyambala omusaayi gwa Yesu Kuba Lwazi
Chorus
Olunaku luno oo Ndutade mu mikono gyo mukama
Nsaba olungamye amakubo Mukama leero onkulembele
Sumulula omukisa gube Nange
Ne bemanja bansasule
Nange nsaba ompe amagezi
Sulemani gewamuwa