Search Any Song, Video, Artist in the Box Below

Bwakka Lyrics by Florence Rukundo

Posted:
By Ssekanjako Deus
    Share This Post
2,419 Views


MP3 Music Download

Listen and Download Bwakka Lyrics  by Florence Rukundo >>>  https://demagospel.com/song/288/bwakka

 

Baali waggulu
Nga balindirira
Mwoyo wa Mukama
Gwe yasuubiza
Empewo n’ekunta
Ne waba okuyuuguuma
Bw’akka, bw’akka
Waba okuyuuguuma

Akke Kabaka
Bwakka, bwakka (akyuse embeera zonna)
Waba okuyuuguuma (tusaba okke Mukama)
Katonda ow’amaanyi bw’akka (otuwe omwoyo wo)
Waba okuyuuguuma (Mukama waffe)
Empewo ey’amaanyi (eeh, eeh)
Ennimi z’omuliro (hmmm, hmm)
Bw’akka, bw’akka
Waba okuyuuguuma (okke Kabaka)
Bw’akka, bw’akka (mu maku??aaniro gaffe)
Waba okuyuuguuma (okke taata)
Katonda ow’amaanyi bw’akka
Waba okuyuuguuma (okutule enjegere)
Empewo ey’amaanyi
Ennimi z’omuliro (okke Kabaka)
Bw’akka, bw’akka (bw’akka)
Waba okuyuuguuma

Ku mitwe gyabwe
Kwaliko ennimi
Ennimi z’omuliro
Mwoyo wa Mukama
Abange omwoyo
Muliro ogwokya
Bw’akka, bw’akka
Waba okuyuuguuma

 

Ng’asse Kabaka
Bw’akka, bw’akka (bw’akka tukyuka ffenna)
Waba okuyuuguuma (bw’akka alokola abantu)
Katonda ow’amaanyi bw’akka (ow’amaanyi bw’akka)
Waba okuyuuguuma (akutula enjegere)
Empewo ey’amaanyi (hmmm hmm)
Ennimi z’omuliro (ng’asse Mukama)
Bw’akka, bw’akka
Waba okuyuuguuma (oh tumusabe akke)
Bw’akka, bw’akka (akke mu bulamu bwaffe)
Waba okuyuuguuma (akke mu nsi yaffe)
Katonda ow’amaanyi bw’akka (akyuse abantu)
Waba okuyuuguuma (alokole buli muntu)
Empewo ey’amaanyi (eeh eeh)
Ennimi z’omuliro (akke Kabaka)
Bw’akka, bw’akka
Waba okuyuuguuma

 

Ng’asse Kabaka
Akyusa embeera
Hmmm

Bw’akka, bw’akka
Yesu bw’akka
Bw’akka, bw’akka
Akutula enjegere ezisibye
Bw’akka, bw’akka
Yesu bw’akka
Bw’akka, bw’akka
Akutula enjegere ezisibye

 

Tusabe akke
Bwakka, bwakka (akke mu masekkati gaffe)
Waba okuyuuguuma (awonye abalwadde bonna)
Katonda ow’amaanyi bw’akka (Katonda waffe)
Waba okuyuuguuma (atuwe omwoyo we)
Empewo ey’amaanyi (hmmm, eeh)
Ennimi z’omuliro (ng’asse Kabaka)
Bw’akka, bw’akka (bw’akka)
Waba okuyuuguuma (ooh oke Kabaka)
Bw’akka, bw’akka (okutule enjegere zonna)
Waba okuyuuguuma (owonye abasibe bonna)
Katonda ow’amaanyi bw’akka
Waba okuyuuguuma (oooh okke Kabaka)
Empewo ey’amaanyi (hmmm)
Ennimi z’omuliro (ng’osse Kabaka)
Bw’akka, bw’akka
Waba okuyuuguuma (ooh akke Kabaka)

 

Bwakka, bwakka (tumusabe akke mu masekkati gaffe)
Waba okuyuuguuma (akyuse embeera)
Katonda ow’amaanyi bw’akka (akke mu bulamu bwaffe)
Waba okuyuuguuma (mu maka gaffe)
Empewo ey’amaanyi (mu nsi yange)
Ennimi z’omuliro (omulimu gwange)
Bw’akka, bw’akka (bw’akka)
Waba okuyuuguuma (ooh okke Kabaka)
Bw’akka, bw’akka (okke, okke ssebo)
Waba okuyuuguuma (okyuse emitima gyaffe)
Katonda ow’amaanyi bw’akka (okyuse embeera yaffe)
Waba okuyuuguuma (otuwonye ebitutawanya)
Empewo ey’amaanyi (oh Mukama, oh Mukama)
Ennimi z’omuliro (ng’osse Kabaka)
Bw’akka, bw’akka (bw’okka)
Waba okuyuuguuma (hmmm okke ssebo)

 


RECENT NEWS



Recently Added Songs

Butti
Butti
Mrbigsounds ft Coop Bly

207 plays | 21 Downloads

Kankwagale (LIVE) - Let Me Love You
Kankwagale (LIVE) - Let Me Love You
Brian Lubega

1426 plays | 960 Downloads

Celebrate
Celebrate
Lena Price

378 plays | 64 Downloads

Oyitangayo
Oyitangayo
Shepherds Flock ft Streams of Life Choir

1287 plays | 237 Downloads

Kyinaba
Kyinaba
Izak Miles

250 plays | 54 Downloads

Elshadai
Elshadai
Johnson Rays

245 plays | 53 Downloads

View More Songs



Most Popular

  • Today
  • This Week
  • This Month
X